24/12/2025
Omulaamula oba mwe gwe muyita oluwanyiii gwa manyi nyo .
Ogwo omuti gwamugaso nnyo mubuganda ne ebitundu ebirara.
Omulaamula kye kikolo kyeddagala ekitazanyilwako era nga enkozesa yakyo yamuwendo nyo.
Bwobanga ogenda kweyambulula toluyitanga luwanyi Wabula oluyitanga mulamula Wabula bwoba oyawula kibanjja awowoluyita oluwanyi
Obade okimanyi nti abasezi gwe beyambisa.
Bagukuba kuntaana omufu navaayo era nebagumukoonako natambula paka mulufula yabwe.
Kati mwe ba land lords, Omupangisa bwava munju nga abadde simusasuzi funa amatta agataliimu mazzi ogamansire mu mujju nga okozesa omulamula nga tonaba kirongosa.
Ogwo mulamula gukozesebwa mukwambulula gwonabisa ngamulimu nakeyeeyo gwoyozesa eddagala.
Omusajja eyeyombya yombya ogumuteeka mupiro.Naawe owebirooto ebyentiisa gwezizike.
Omuntu akukozeko obulabe ngabuli muntu alikuluddalwe genda weguli ofukamire namatu gemwaanyi abiri gasumulure teeka kukikolo nekinusu, nti mulamulagwe simanyi yakusimba era Samanya kyakusimbya naye nze kuguze tutte omukago onwanire olutalo luno sirina manyi galwana nabanji nze nguzegwe onwamulire ensonga zange, naye olina okuba nga gwe mutuufu ngabakulanga bwemage.
Ekirala bwofiirwa omuntuwo nga Basse mutte gukwaate funna ensimbi engezi no'mutuba ogwakyemeza bikwaate ngamwakaziika bisimbe emitweetwe nti gundi tewebaka zukuka ogeziwale olamule olondoole eyakusse,ndowooza nebwesidda.
Omulamula dagala nyo mukwambulula nadala nga mulimu esangula,akambula,nomuzanganda. temubamu nfisi 2 4 6 8 nokudawagulu.
Guyambako kubantu abatakolagana mu family zaabwe. N'ewobeera muzadde nga oyagala abaana bbo bakolaganire wamu nga tewari njawukana era gukuyambira daladala, onoga ebikoola nga 3 noteekelako ku mere wagulu waayoo nogamba nti omulamula gulamule abaana bange bano balamule nga kimu era basenga kimu bakolaganire wamu owo olumala nga oteeka kukyoto kyo nga wefuumbira nga wejja ngobawa nga balya.
Waliwo obulwade obukwata amanyo nga tosobola kulya atenga gavamu omusayi, ngate mukamwa muwunyiladala ekivundu oluwanyi lukiwonya.
Kati gwe ayagala omuntu we ngoyagala avve kumwenge ofuna ekimuli kyakwo nokiyenga nokimuwa naye osobola omuyiirako mumwenge gwasinga okunywa bwassesema aba talidda kumwenge bwatassesema haaaaha aba ajja kudako.
Abalina empeewo bwoyenga nonabako zikakana. Nekilala, abalina empewo zekika bagukozeza nga simu bwebabela mubizibu okunya ebikola nonywa empewo zijilao mbagilawo.
Guwonya obutwa ngabakuwade mungeri eyakusanyawo. Oyenga nonywa.
Gwe ayagala okuloota ebitufu osobola nokwezizika ekati koluwanyi.
Nga omusajja/omukazi nga asusiza obwenzi...omulamula gujja mukakanya asaga.
Amazzi agerembeka mu bikoola bya gwo oluwanyi, ogawa omwana waba alina etumbiiZi nawona.